File Photo:Namanye ngayogeera
Poliisi ekakasizza nti abantu musanvu beebafiiridde mu bikujjuko bya Eid
Amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwanga Polly Namaye agambye nti ku musanvu bano, abasatu baafiridde mu bubenje ate abasigadde bakubiddwa miggo abantu abatwalidde amateeka mu ngalo.
Namaye wabula agamba nti ng’oggyeeko ebyo, ebikujjuko bya Eid byatambudde bulungi.
bbo
Abantu mukaaga nga bonna bagoba ba pikipiki banyiga biwundu…
