Skip to content Skip to footer

Musanvu battiddwa ku Eid

File Photo:Namanye ngayogeera
File Photo:Namanye ngayogeera

Poliisi ekakasizza nti abantu musanvu beebafiiridde mu bikujjuko bya Eid

Amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwanga Polly Namaye agambye nti ku musanvu bano, abasatu baafiridde mu bubenje ate abasigadde bakubiddwa miggo abantu abatwalidde amateeka mu ngalo.

Namaye wabula agamba nti ng’oggyeeko ebyo, ebikujjuko bya Eid byatambudde bulungi.

bbo

Abantu mukaaga nga bonna bagoba ba pikipiki banyiga biwundu oluvanyuma lw’okubwa obutayimbwa ekiro kya idi mu bitundu ebyenjawulo mu Kampala.

Bano kuliko Francis Taremwa omutuuze we Mpererwe,Muhamadi Juuko owe Kasanga ,Musa Waligo nabalala era nga ababakubye babajje mu bifo ebisanyukirwamu.

Leave a comment

0.0/5