File Photo:Meseveni nga ayambaza Kagame Emidaali
Omukulembeze w’eggwanga era akwatidde ekibiina kya NRM bendera Yoweri Kaguta Museveni asuubizza okuliyirira abantu bonna abafiirwa ebyabwe mu kitta abantu ekyali e Rwanda mu 1994.
Pulezidenti bino y’abisuubizza akuba olukungaana lwe olwasembyeyo mu disitulikiti ye Kabale era n’asekerera abasuubira nti aweddemu ssupu nti agenda.
Ebikumi byabannayuganda ababeera ku nsalo eyawula Uganda ne…
