Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Muve mu buyekeera- Kaihura eri aba ADF

Muve mu buyekeera- Kaihura eri aba ADF

Ssabapoliisi w’eggwanga  General Kale Kayihura asabye abayeekera ba ADF besonyiwe obuyeekera kubanga kati kumala biseera nga anyiigira mu nzikiza oluvanyuma lw’okukwatibwa kw’abakulira Jamil Mukulu. Kayihura agamba y’essaawa Uganda okukulakulana mukifo ky’okudda mu ntalo. Alabudde nti gavumenti netefuteefu okufaafagana n’omuntu yenna ayagala okutabangula emirembe mu ggwanga bannayuganda mwebeyagalira. Mukulu yalagiddwa bannamawulire olunaku lwajjo oluvanyuma lw'okukomezebwaawo mu Uganda ku lw'okutaano. Ono…

Read More