File Photo: Namwandu wa Kasiwukira nga retebwa ku kooti
Namwandu w’eyali omugagga mu kibuga Eria Ssebunya Kasiwukira azzeemu okusaba nti yeeyimirirwe.
Ono ategeezezza nti obulamu bwe buzze bunafuwa nga takyasobola mbeera ya kkomera
Sarah Nabikolo Ssebunya okuva mu 2014 ng’ali ku alimanda e Luzira avunaanibwa kutta bba Eria Sebunnya
Ku biwandiiko by’atadde mu kkooti ng’asaba yeeyimirirwe, omukyala ono ataddeko…
