File Photo: Omugenzi Namaganda
Nanyini taxi eyatomera omubaka Susan Namaganda n’afa akunyiziddwa poliisi bw’abadde akola sitetimenti wali ku poliisi e Kibuli.
Passical Ssenyonga awaddeyo ebikwata ku dereeva wa taxi eno eyavaako akabenje akatta omubaka.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Ssezibwa Philip Mukasa agamba bakulondoola buli ekitereddwa mu sitetimenti eno wabula nga ssibakubyatula mu lujudde okusoboloa okunonyereza obulungi.
Mukasa…
