File Photo: Abekalakasi
Abantu bomu byalo, abakuba amayinja e Buligobe ne Bwefulumya mugombolola ye Nama e Mukono balajanidde abakulembeze okubayamba kubabbulooka abababbako amayinja gaabwe nebatasasulwa.
Ba councilor baabwe babadde babalmbuddeko eyo mu birombe, nebabategeeza nti waliwo babbulooka abatwala amayinja gaabwe mungeri yokubafera nebatasasulwa
songa bakozesa amaanyi mangi nobudde okuweza entuumu ze mmotoka.
Balumiriza neba ddereva be mmotoka okubeera mu…
