Skip to content Skip to footer

Obubbi bwa mayinja e Mukono

File Photo: Abekalakasi
File Photo: Abekalakasi

Abantu bomu byalo, abakuba amayinja e Buligobe ne Bwefulumya mugombolola ye Nama e Mukono balajanidde abakulembeze okubayamba kubabbulooka abababbako amayinja gaabwe nebatasasulwa.
Ba councilor baabwe babadde babalmbuddeko eyo mu birombe, nebabategeeza nti waliwo babbulooka abatwala amayinja gaabwe mungeri yokubafera nebatasasulwa
songa bakozesa amaanyi mangi nobudde okuweza entuumu ze mmotoka.
Balumiriza neba ddereva be mmotoka okubeera mu kkobaane lyokubabbanga.
Bagamba bino byebimu ku bibamalamu amaanyi nga bakola emirimu era gavumenti egwana ekitunulemu nga bbo abantu bawansi abenonyeza 100/-

Leave a comment

0.0/5