Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Obukadde 15 beebagenda okulonda

Obukadde 15 beebagenda okulonda

File Photo:Besigye nga alonda Akakiiko akalondesa mu ggwanga kakasizza nti abantu abaweza obukadde 15 beebagenda okwetaba mu kalulu ka 2016 Akulira akakiiko akalondesa Eng Badiru Kiggundu agamba nti bano beebokka abali ku lukalala lw’abalonzi. Eng Kiggundu agamba nti bamalirizza ku lukalala olugenda okukozesebwa era nga bakuluwanika akadde konna. Olukalala oluyisiddwaamu lumaze okuweebwa ebibiina by’obufuzi.

Read More