File Photo: Amaka ga Jacob Zuma
Kkooti ey’okuntikko mu South Africa etandise okuwulira omusango ogwawaabwa abavuganya gavumenti nga bagaala pulezidenti ali mu ntebe Jacob Zuma akomyeewo ensimbi zeyakozesa okuddabiriza amaka ge.
Alipoota eyakolebwa mu mwaka 2014 eraga nti Zuma yali alidde nga mulimi bweyawaayo enyumba ye erongoosebwa ng’essibwaako n’ekidiba ekiwugirwaamu.
Zuma yazzaawo ezimu ku nsimbi zino nga kati…