Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Okugaba obupappula kwongezeddwaayo

Okugaba obupappula kwongezeddwaayo

File Photo: Abantu nga basimbye lini okulonda Akakiiko akalondesa kongezezzaayo obudde bw’okugabira abantu obupappula okuli ebifo gyebalondera Okugaba obupapula buno kwaali kwakukoma ku ssande kyokka nga nakati kugenda mu maaso. Omwogezi w’akakiiko k’eby’okulonda Jotham Taremwa agambye nti obupappula buno bwakugabwa okutuuka ku ssaawa envanyuma. Asabye abatannaba kubufuna okusigala nga bakikola.

Read More