File Photo: Moses Musumba ye badde atunka ne Dombo
Omuntu omu afudde n’abalala 10 nebalumizibwa mu kavuyo wakati w’omubaka Emmanuel Dombo ne munne bwebavuganya Moses Musamba.
Omugenzi ategerekese nga Deo Yona ow’emyaka 34 nga mutuuze ku kyaalo Bingo e Butalejja
Afudde abadde muwagizi wa Dombo omubaka we Bunyole e Butalejja.
Bano bavuganya kulondako ani anakwata bendera ya NRM.
Ayogerera poliisi…
