Omubaka we Nakawa Michael Kabaziguruka aleeteddwa mu kkooti y’amagye ku misango gy’okulya mu nsi ye olukwe.
Kabaziguruka yakwatibwa ku ntandikwa y’omwezi guno n’atwalibwa ku kiteba kyabambega e Kireka oluvanyuma n’atwalibwako ku poliisi ye Nalufenya mu tawuni ye Jinja.
Okusinziira ku amyuka ssabawandiisi w’ekibiina kya FDC Harold Kaija, Kabaziguruka wakugulwako gwakulya mu nsi ye lukwe.