Skip to content Skip to footer

Omubaka Kabaziguruka bamututte mu kkooti y’amaggye

vOmubaka we Nakawa Michael Kabaziguruka aleeteddwa mu kkooti y’amagye ku misango gy’okulya mu nsi ye olukwe.

Kabaziguruka yakwatibwa ku ntandikwa y’omwezi guno n’atwalibwa ku kiteba kyabambega e Kireka oluvanyuma n’atwalibwako ku poliisi ye Nalufenya mu tawuni ye Jinja.

 

Okusinziira ku amyuka ssabawandiisi w’ekibiina kya FDC  Harold Kaija, Kabaziguruka wakugulwako gwakulya mu nsi ye lukwe.

Leave a comment

0.0/5