File Photo: Namayanja nga yogeera
Omuwanika w’ekibiina kya NRM era omubaka omukyala ow’e Nakaseke Rose Namayanja alongoseddwa era wakusibulwa mu wiiki nga 2.
Amyuka omwogezi wa NRM Rogers Mulindwa ategezezza nga abasawo nga bakulembeddwamu Isaac Kajja bwebalongosezza Namayanja nebamukubamu emisumaali wamu n’okugatta amagumba agaakutuse.
Okusinziira ku Mbonye, eggumba ly’omukisambi lyakutuseemu emirundi 2.
Kati Mulindwa agamba Namayanja agenze akuba ku…
