Omubaka wa NRM omulala agobeddwa mu palamenti.
Kkooti enkulu e Jinja esazizzamu obuwanguzi bwa Hajat Rehema
Watongola nga omubaka wa municipaali ye Kamuli lwampapula zabuyigirize eziliko akabuuza.
Amyuka ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Proscovia Salamu Musumba yawawabira Watongola mu kkooti amangu ddala nga okulonda kyekuggye kuggwe mu mwezi ogwokubiri.
nga ayita mu bannamateekabe aba John Isabirye and Co advocates, Musumba …