File Photo:Omubbi nga eyeetaba ku batuuze
Abatuuze mu kabuga ke Nasuuti e Mukono bakkakkanye ku mubbi wembuzi nebamukuba emiggo nebamuyiira amafuta nga bagala kumwokya wabula poliisi nemutaasa.
Omusajja ono atategerekese abadde ne banne basatu nga kigambibwa nti babbye embuzi ssatu okuva ku kyalo Naalya mu gombolola ye Nama nebaazikweka mu kamotoka akekika kya Corona namba UAE196/E nga…
