File Photo: Police nga ekola ogwayo
E Kabale poliisi eriko omukyala gwekutte, nga ono avunibwa gwakutta abaana ba mujawe 2, n’abasuula mu mugga .
Police egamba nti omukyala ono Novius Amanya mukyala wa Innocent Ruzigwa abatuuze be Katasya, yakutte abaana ba mujjawe 3 natambula nabo, wabula bweyatuuse ku muga Ruhuma nasuulamu abaana 2 okuli Frank Ribery ne…