
E Kabale poliisi eriko omukyala gwekutte, nga ono avunibwa gwakutta abaana ba mujawe 2, n’abasuula mu mugga .
Police egamba nti omukyala ono Novius Amanya mukyala wa Innocent Ruzigwa abatuuze be Katasya, yakutte abaana ba mujjawe 3 natambula nabo, wabula bweyatuuse ku muga Ruhuma nasuulamu abaana 2 okuli Frank Ribery ne Collins Nabasa, kyoka yye Sandra nagenda naye e kampala police gyemukwatidde.
Ayogerera police mu kitundu kye kigezi Elly Matte agambye nti bano abafumbo babade bakalabagana, eera nga obutakakaanya bwavudde ku baana beyasanze ne bba