File Photo:Aba Police ngabasitudde omukazi
Poliisi erumirizza emikutu gy’amawulire okutataganya akatambi k’omuwagizi w’ekibiina kya FDC eyayambuddwa engoye nga akwatibwa nebaraga nga poliisi bweyakoze kino.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategezezza nga omukyala ono bweyeyambuddemu engoye nga bamukwata sso ssi poliisi nga ab’amawulire bwebalaze mu katambi kaabwe.
Enanga ategezezza nga poliisi kati bwetandise okunonyereza okulaga eggwanga amazima…