Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Omuliro gusanyizzawo byabukadde

Omuliro gusanyizzawo byabukadde

File Photo: Ekizimbe ekiyidde mu kampala Ebintu byabukadde bisanyewo mu muliro ogukutte edduuka eritunda engoye mu tawuni ye Kakira. Edduuka lino lya Janet  Baizi  nga era litunda ngoye wali ku poloti namba 52. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kiira  Samson Lubega agamba tebanazuula kivuddeko muliro guno naye nga okunonyereza kugenda mu maaso.  

Read More