File Photo : Atebelezebwa Okutega bomu
Omupoliisi agambibwa okufuna sitatimenti yoomu ku basajja abavunaanibwa ogw’obutujju olwaleero naye awadde obujulizi.
Moses Kato ng’akolera mu kiwayi ekinonyereza ku buzzi bw’emisango e Kibuli yoomu ku baawandiika sitatimenti y’omu ku bagambibwa okutega bbomu ze Kyaddondo ne Kabalagala.
Munnansi wa Kenya ono Mohammed Ali yakkiriza okubeera memba wa Alshabab.
Kato agambye nti Mohammed Ali…