File Photo: Police nga ekola ogwayo
E Bugiri abatuuze bavudde mu mbeera nebatta omuserikale wa poliisi lwa kumusanga nemukamusajja.
Omugenzi ategerekese nga Muyima nga abadde akolera ku poliisi ye Muterere mu gombolola ye Muterere.
Muyima ono abatuuze bamugudde nga ali ne mukomukuumi wa kampuni eyobwananyini nga bali mu kweesa mpiki za Mukwano nebamubuuza gyeyamuwasiriza nga amatama ntengo n’ekyaddiride…