File Photo: Abalokole nga batendereza
Omusumba w’abalokole Job Enawule Olusegun owa Rescue Mission Church e Wandegeya Kimwanyi zone akubiddwa mu mbuga z’amateeka lwakugaana kulabirira mwana gweyazaala ebbali w’obufumbo.
Pasita Enawule nga munansi wa Nigeria asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka ku City Hall Moses Nabende.
Gyebuvudeko omusumba ono yawakanya ebyava mu ndaga butonde eyakolebwa wano mu Uganda eyali…
