Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Omutaka Sebuggwaawo aziikibwa lwa kutaano

Omutaka Sebuggwaawo aziikibwa lwa kutaano

File Photo: Nabagereka nga li no mwana Akakiiko akatekeddwaawo Obwakabaka bwa Buganda okukola ku kuziika omutaka Nelson Ssebugwawo kafulumiza enteekateeka. Okusinzira ku mwogezi wa Buganda, omubiri gw’omugenzi gwakujjibwa mu ddwaliro e Mulago ku lw’okuna luno gutwalibwa mu kkanisa ya St Lukka e Nkumba gusabirwe n’oluvanyuma gutwalibwa mu maka ge. Ku lunaku lw’okutaano omugenzi wakuddamu okusabirwa mu maka ge…

Read More