File Photo: Akambe nga kaliko omusaayi
Poliisi e Kiwatule aliko omuwala ow’emyaka 14 afumise mwana munne akaso n’amutta.
Gw’asse wa myaka 4
Omwana ono Gudaike Nanse abadde akalakata byanyanja , omuto n’ajja okumutawaanya era mu busungu n’amusogga akaso n’afa.
Bino bibadde mu zooni ya Wabidugu e Kiwaatule
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agambye nti omwana afudde oluvanyuma lw’okuvaamu…