Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: Omwana eyatta munne alebuukana na musango

Omwana eyatta munne alebuukana na musango

File Photo: Kooti Enkulu eya Uganda Kkooti ya City Hall eyisizza ekiwandiko ekiragira amaka omukuumirwa abaana e Naguru okuleeta omwana ow’emyaka 15 agambibwa okutta munne. Ekiragiro kino kiyisiddwa omulamuzi w’eddaala erisooka Moses Nabende. Omuwala ono agambibwa okutta omwana wa mulirwanwa ow’obulenzi ow’emyaka 5,  abadde wakuleetebwa mu kkooti olwaleero naye tekikoleddwa ekiwalirizza omulamuzi okuyisa ekiragiro. Wabula avunanyizibwa ku by’okutambuza abaana…

Read More