File Photo: Enyonyi eyareese papa mu Uganda
Paapa Francis wetwogerera nga mutaka mu Uganda.
Paapa atonnye ku kisaawe Entebbe ku ssaawa kkumi n’emu n’eddakiika munaana ng’ajjidde mu nyonyi y’obwa paapa emanyiddwa nga Italia.
Ayaniriziddwa pulezidenti Museveni ne mukyala we era ng’enyimba okuli olw’eggwanga n’olwa amawanga ga East Africa zikubiddwa.
Zino ziyimbiddwa nga n’emizira 21 bwegigenda mu maaso n’okukubwa amaggye…
