File Photo:Museveni nga yogeerako eri abantu
Pulezidenti Museveni agumizza abantu nti tewali kigenda kutataaganya mirembe yadde ne mu biseera by’okulonda
Pulezidenti agambye nti waliwo abatandise okutiisatiisa abantu nti okulonda kuggya kubaamu akavuyo kyokka tekisoboka
Ono era agambye nti musanyufu nti eggwanga lyonna litebenkedde nga n’obukiikakkono obwalimu entalo bwatereera kati.
Olunaku luno lukuziddwa ku mulamwa ogugamba nti okukolerera abantu abakulakulana…
