File photo: Abatuze be mubende
Ekikangabwa kigudde ku kyaalo Kattabalanga ekiri mu gombolola ye Kitenga e Mubende ssemaka bwakakkanye ku mwana we n’amusalako omutwe oluvanyuma neyetuga.
Bernard Kajura ow’emyaka 60 akkakkanye ku mwana we ategerekese nga Ronald Mwesigye ow’emyaka 12 n’amutta ng’asoose ku musalako mutwe, olwo neyeteeka ku mulabba gw’enyumba neyetuga.
Mwanyina wa semaka ono Dementria Tugumisiriza agambye…