File Photo: Onyango nga yogeera
Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze b’okukyalo kabale mu gombolola ye katabi wano e Wakiso, ssemaka bw’asazeewo okwetuga ng’ensonga mabanja.
Omugenzi ategerekese nga Ivan Tamwa, ng’ono asangiddwa ku muti gwa ffene e manju nga alengejja.
Ayogerera poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango atubuulidde nti omugenzi abadde n’amabanja agatagambika, era nga abamubanja babadde bajja ewuwe buli kadde…