File Photo: Kabaka nga yogeera
Ssabasajja Kabaka wa Buganda akunze abavubuka okukola kyonna ekisoboka okusobola okweyimirizaawo okwewala okusabiriza.
Obubaka buno omutanda abutisse Katikkiro ku mikolo gy’olunaku lw’abavubuka mu Buganda egibadde wali ku ssaza e Kyaddondo .
Omutanda agambye nti omulembe gwe yaguwa bavubuka kyokka nga tebirina kukoma mu bigambo .
Omutanda agambye abavubuka balina omulimu gw'okuzza Buganda ku ntikko
Omukolo…
