File Photo:Omubalirizi wa Govumenti John Muwanga
Ensimbi zikyagenda mu maaso n’okubulanakana mu minisitule ya gavumenti ez’ebitundu.
Kino kyeyolekedde mu alipoota ya ssababalirizi w’ebitabo bya gavumenti gy’awerezza sipiika wa palamenti nga buwumbi nabuwumbi tebumanyiddwako mayitire.
Okusinziira ku alipoota eno obuwumbi 12 ku 30 ezitamanyiddwako mayitire zabulankanyizibwa mu minisitule eno nga nyingi zagendera mu bintu ebitaali ku mbalirira.
Alipoota era eraze…