File Photo: Sam Rwakoojo ngali ne Kigundu
Akakiiko k’ebyokulonda kaweze okuziyiza obubinja by’abakubi b’emiggo okwenyigira mu ntekateka z’okulonda.
Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga Eng Badru Kiggundu agambye nti bamazze dda okufuna amawulire agalaga nti waliwo abamu ku besimbyewo abatandise okutendeka obubinja obungenda okutabangula okulonda.
Kiggundu agambye poliisi yokka yegenda okukirizibwa okukuuma okulonda.
Mungeri yemu Kigundu agambye nti ebibiina by’obufuzi…
