Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Tag: TTabamiruka wa FDC e’ Namboole

TTabamiruka wa FDC e’ Namboole

File Photo: bana kibiina kya FDC ngali mu tabamiruka Wabaddewo akavuyo ku kisaawe e Namboole nga abakungu b’e kibiina kya FDC betegekera ttabamiruka. Wabaddewo obutakkanya wakati wa poliisi n’abawagizi b’abyesimbyewo aba Maj. Gen. Mugisha Muntu ne Dr. Kiiza Besigye. Omudumizi wa poliisi ye Kiira Jacob Okullu akuliddemu ebyokwerinda ku kisaawe kino aweze ebintu byonna ebiriko ebifananyi by’abeimbyewo.

Read More