Skip to content Skip to footer

NRM ereebya abavuganya- Kunonyereza

Okunonyereza okwakoleddwa nekulaga nga ekibiina kya NRM bwekikyaleebya kukyagyamu ebibiina by’obufuzi ebivuganya  omwasi.

Okunonyereza kuno kwakoleddwa abakampuni ya infortrax okuva e Kenya wamu n’olupapula lwa Dily Monitor era kwalaze nga puklezidenti Museveni bw’akyaleebya banne n’ebitundu 57%,.

Wabula ye omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim semujju Nganda alina akakunkuna mu kunonyereza kuno.

Ye omwogezi wa DP keneth Paul Kakande agamba okugyako nga NRM yakusatu , tayinza kukkiriliza mu kunonyereza kuno.

Wabula ye ssenkaggale wa UPC eyakafumulwa Jimmy Akena awagidde ebyavudde mu kunonyereza kuno n’ategeeza nga ddala NRM bweli eyamanyi nga y’ensonga lwaki bebawagira mu kalulu ka 2016.

Leave a comment

0.0/5