Skip to content Skip to footer

Ekisinga obukulu mu kulonda kaadi

File Photo: Muna Nrm nga londa
File Photo: Muna Nrm nga londa

Akakiiko k’ebyokulonda katangazizza ku Muntu by’alina okubeera nabyo nga agenda okulonda.

Kino kiddiridde abantu abenjawulo okwemulugunya ku kiki kyebalina okulagayo nga bagenda okusuula akalulu kaabwe.

Kati amyuka omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Paul Bukenya agamba ekisinga obukulu ku lunaku lw’okulonda  ye ndagamuntu.

Wabula  asambazze ebigambibwa nti atalina kapapula kalaga w’alina okulondera ssiwakukkirizibwa kulonda.

Leave a comment

0.0/5