Skip to content Skip to footer

Taata asazeeeko muwalawe omutwe

taataEntiisa ebutukidde abatuuze ku kyalo Kasenge mu gombolola ye Nsanji omusajja bw’atemyeko omwana omuggya nanyina omutwe naye neyesala obulago.

Bosco Kabugo nga muvuzi wa bodaboda y’akoze obutemu buno ku mwana atanaba kutegerekeka manya.

Kitegerekese nga taata w’omwana ono bwebayawukana ne maama w’omwana ono nga kyandiba nga Kabugo ono kwaggye obusungu.

Agavaayo galaze nga poliisi  bwetuse mu bwangu n’eddusa omusajja ono mu ddwaliro ekkulu e Mulago nga embeera ye mbi.

Leave a comment

0.0/5