Skip to content Skip to footer

Abasomesa b’e Makerere babanja

mukEkibiina ekigatta abasomesa ku ssentendekero w’eMakerere batabukidde abatwala ettendekero lino okusasula mangu emisaala gy’abasomesa egy’omwezi gwa June.

 

Ssentebe w’ekibiina kino Muhammad Kiguddu agamba abasomesa banop nabo balina ebyetaago n’obuvunanyizibwa bwebalina okutukiriza ne ssente zino kale nga bazetaaga olunaku lwenkya nga telunaggwako wamu n’ensako yaabwe ey’emyezi 5.

 

Bano baweze okuteeka wansi ebikola mu lusoma oluggulawo omwezi ogujja okugyako nga ezaabwe ziri mu nsawo.

Leave a comment

0.0/5