Skip to content Skip to footer

Aba FDC Ssibamativu

ngandaAb’ekibiina kya FDC Ssibamativu n’ebyavudde mu kulonda ababaka bazisiditulikiti empya abakyala wamu ne bassentebe baabwe.

 

Omwogezi wa FDC  Ibrahim Ssemujju Nganda agamba bagenda kutuula nga ekibiina wiiki ejja bakube toochi mu byavudde mu kulonda oluvanyuma lwa NRM okwela ebifo byonna kumpi.

 

Nganda agamba bagenda kugerageranya nebyavudde mu kulonda abantu baabwe bebasindikayo byabafunye n’ebyo abyalangiriddwa akakiiko k’ebyokulonda.

Leave a comment

0.0/5