Skip to content Skip to footer

Abe Mukono bawanjagidde gavumenti

Bya Ivan Ssenabulya

Akulira ebyenjigiriza mu District ye Mukono Vicent Baraza ayozayozezza abayizi namasomero gonna agakoze obulungi mu bigezo bya ssiniya eyokuna ebyakalamalirizo ebyakolwa omwaka oguwedde.

Baraza agamba nti newankubadde nga Mukono yasinze naye abasomesa balina okubeera abanyikivu era nawanjagira ne minisitule yebyenjigiriza okuzimbiira abasomesa
amayumba, okuzimba laboratories ku masomero ago’mubyalo nnokulongoosa ebiralala.

Kinajjukirwa nti Mukono yakawata kyakusattu mu Uganda yonna, mu basing okukola obulungi.

Leave a comment

0.0/5