Skip to content Skip to footer

Okutulugunya abaana e Mityaba kweyongedde.

Bya Barbra Nalweyiso.

Okunonyereza mu district ey’eMityana kulaze nga okutulunya abaana abato bwekweyongedde mu district eno nga entabwe eva ku butabanguko mu maka.

Twogedeko n’akwagasanya ensonga z’abaana mu district eno ey’eMityana Rosemary Nazimbe naategezeza nga alipoota ekoledwa  bweraga nga emisango  60 egy’okutulugunya abaana bwegyaloopebwa  ku poliisi mubanga ely’emyezi esatu nga  okutulugunyizibwa kuno kukolebwa okusinga kubaana abali wakati we myaka 1- 5.

Ono agamba nti abaana bangi abatulugunyizibwa abasirika, kale nga abatuzue ensonga eno bagwana kugyetabamu

 

Leave a comment

0.0/5