Skip to content Skip to footer

Aba DP batabuse

Ab’ekibiina kya DP bazzeemu okusaba poliisi etangaaze ku mulimu gw’abayiza emisango abawandiisibwa buli lukya

Kino kizze ng’abalala bakatongozebwa okukola emirimu mu bitundu ebitali bimu gyebava

Kati amyuka omwogezi wa DP Alex Waiswa agambye nti abantu bano abawandiisibwa gyebali batulugunya abantu nga befuula nti balwanyisa misango.

Waiswa agambye nti poliisi bagiwadde ennaku ttaano okunyonyola abantu bano omulimu gaabwe na bameka mu ggwanga okusobola okutegeera ekigenda mu maaso oba ssi bakuwandiisa abaabwe

Wabula poliisi yalabudde dda nti tejja kukkiriza bubinja bw’abakuba emiggo nga bwefuula obukuuma emirembe

Leave a comment

0.0/5