Skip to content Skip to footer

Aba Paaka Yaadi babatabukidde

Park yard market

Abasuubuzi mu katale ka Paakayaadi basabiddwa okukaamuka mu bwangu.

Omwogezi wa KCCA Peter Kaujju agamba nti abasuubuzi bano tebasaanye kuyigulwa Muntu yenna kubanga tebajja kukkiriza katale kano kukola

Bino bizze nga n’abasuubuzi bawera nti tebalina gyebalaga nga bagamba nti tebasobola kusasula mitwaalo 25 ne 30 agabajjibwaako mu kizimbe kya Ham towers nga bbo bamanyiira mutwalo.

Bano era bagamba nti pulezidenti Museveni yabawaayo akawumbi okwekulakulanya nga kwebagaala bagatte bazimbe akatale kaabwe

Leave a comment

0.0/5