Skip to content Skip to footer

Akabenje kasse omu e Mawokota

accident victim

Omuntu omu afiiriddewo emmotoka bw’eyabise omupiira n’etomera omupiira n’etomera omusajja abadde asala ekkubo.

Emmotoka namba UAL 090W double cabin yeeyabise omupiira  n’etomera omusajja ategerekese nga Caesar Kawuma abadde avuga pikipiki.

Atwala poliisi mu bukiikaddyo bwe mawokota Beedah Katulebe  akakasizza akabenje kano, n’agamba nti kavudde kuvugisa kimama.

Mukaseera kano omulambo gutwaliddwa mu dwaliro e gombe, ssonga n’abadde avuga emotoka eno akwatiddwa .

Leave a comment

0.0/5