Skip to content Skip to footer

Aba taxi bambalidde KCCA

Bya Ivan Ssenabulya

Abagoba ba Taxi bemulugunya ku kavuyo akasusse mu kibuga nomugotteko gwebidduka.

Kino wabula bakitadde ku ntegeka yekibuga, embi eyebyentambula.

Ssentebbe owa Uganda Tax Operators and Drivers Association, Mustaph Mayambala, agamba nti aba KCCA bebalambika zzi stage ze mmtoka naye ezimu ate baziteeka awakyamu.

Yyo KCCA nabakugu baayo bazzenga, bagamba nti balambika stage zino okusinziira ku nkola eyekikugu.

Leave a comment

0.0/5