Skip to content Skip to footer

Aba TDA sibatya -Museveni

File Photo: Mbabazi nga buza Museveni
File Photo: Mbabazi nga buza Museveni

Akutte Bendera ya NRM ku bukulembeze bw’eggwanga Yoweri Museveni agamba nti abavuganya nebwebanegatta tebamusobola.

Ng’ayogerako eri abantu be Kumi, pulezidenti Musveni agambye nti NRM ekyaali ya maanyi era abantu abagiwagira bayitirivu kale abavuganya okuwangula beerimba

Pulezidenti agambye nti NRM yazimbibwa ku mulamwa omugumu ogutali ku madiini na mawanga nga y’ensonga lwaki tesobola kugw ang’ebibiina ebikadde nga UPC ne DP.

Yye Amama Mbabazi abe Buikwe abasuubizz embeera enongoofu mu byobulamu ne mubyenjigiriza.

Leave a comment

0.0/5