Akakiiko akalondesa kawadde ebibiina obuwumbi 10 nga ku zino NRM erina kufunako obuwumbi munaana aba DP kyebagamba nti kirimu obutenkanya ng’ensimbi zino era tezimala
Yye nno omwogezi wa UPC David Lucima agamba nti beetaga ensimbi zino okwetegekera okulonda kwa wansi kubanga era ensimbi zino zoogerwaako semateeka
Lukima wabula agamba ensimbi zino kandiba akatego eri aba NRM okujja ensimbi mu ggwanika