Skip to content Skip to footer

Abaana ba Sitya Loss bafunye akabenje- omu afudde

File Photo: Omuzinyi wa Sitya loss Ali kukitanda
File Photo: Omuzinyi wa Sitya loss Ali kukitanda

Akawala ka Patricia Nabakooza, akaazinira mu luyimba lwa Sitya Loss kazze kakuba ku matu.

Kano kabadde wamu ne munne waako bwebazina  Alex Ssempijja nga yye yafiiridde olunaku lwajjo.

Twogeddeko n’omuyimbi Eddy Kenzo n’atutegeeza nti abasawo bakakasizza nti Patricia kati atunula era ng’eddagala limukozeeko bulungi mu ddwaliro lya Case medical gy’ali.

Kinajjukirwa nti Patricia ono ne munne baafunye akabenje nga bavuga eggaali eyaganye okusiba okukkakkana ng’ebakubye mu luwonko.

Leave a comment

0.0/5