Skip to content Skip to footer

Ababaka abagobeddwa bawanda muliro

rebel MPS

Ababaka abagobeddwa mu kibiina kya NRM bagaanye okwetonda nga bwebasabiddwa ekibiina kyaabwe bwebaba nga bakuddamu okwanirizibwa

 

Bano boogeddeko eri bannamawulire olwaleero nebategeeza nga bwebatajkjja kusirika kubanga baliwo ku lwa bantu

Ababaka okubadde Theodore Sekikuubo, Wilfred Niwagaba ne Bernabas Tinkasimire bagamba nti eky’okubagoba ssikyamumalawo bizibu mu kibiina kyaabwe

 

Ate bbo ab’ekibiina kya DP baniirizza ababaka bano abagobeddwa okubegattako mu kutwaala eggwanga mu maaso

 

Leave a comment

0.0/5